Credits
AUSFÜHRENDE KÜNSTLER:INNEN
Nandor Love
Künstler:in
KOMPOSITION UND LIEDTEXT
Nandor Love
Songwriter:in
Lyrics
Okanteera
Nandor love
There's something about your body
(Mash up de ulla dem dead)
Okanteera
Genee, Genee
Ghost empire (Genee)
Onyumide njagala nkulabe buli kadde (Ehee)
Nendozolera nebalowooza ntamidde
Eeh eeh eeeh (eh)
Tuzivuge tuzitwaleko eyo mu bazadde
Balabe omuntu eyanfukira ekilwadde
Omutima guba gukubanja buli kadde (eeh)
Oooh kinawolovu
Ontambulira nga kinawolovu
Aaah kinawolovu
Kyova olaba nga ndi musanyufu
Oooh kinawolovu (vimba)
Onvimbira nga kinawolovu
Aaah kinawolovu
Kyova olaba nga ndi musanyufu (eeh)
Bwoyagala kunaaba amazzi bakuwe
Bwoba toyagala bakuleke
Bwoyagala ku Dollar ghost akuwe
Bwoba tozagala bazireke
Okanteera, Okanteera
There's something about your body
Okanteera, Okanteera
I wanna be your buddy
Oooh kinawolovu
Ontambulira nga kinawolovu
Aaah kinawolovu
Kyova olaba nga ndi musanyufu
Oooh kinawolovu (vimba)
Onvimbira nga kinawolovu
Aaah kinawolovu
Kyova olaba nga ndi musanyufu
Oooh oooh ooh
There's something about your body
Oooh oooh ooh (eh eh)
Onyumide njagala nkulabe buli kadde
Nendozolera nebalowooza ntamidde
Eeh eh eeh
Bwoyagala okunaba amazzi bakuwe
Oba toyagala bakuleke
Bwoyagala ku Dollar ghost akuwe
Bwoba tozagala bazireke
Ooh kinawolovu
Ontambulira nga kinawolovu
Aaah kinawolovu
Kyova olaba nga ndi musanyufu
Ooh kinawolovu (vimba)
Onvimbira nga kinawolovu
Aaah kinawolovu
Kyova olaba nga ndi musanyufu
Kinawolovu (vimba)
Onvimbira nga kinawolovu
Kyova olaba nga ndi musanyufu
Lyrics powered by www.musixmatch.com