Lyrics

Baby sembera eno ompembejje Ku byona byenkumatira bisembedde Sigenze kyenda nti nsombajje Gwe wayitamu bwenaguma nsengejje Baur Nze abalala mbalaba bule Nkuyita bullet bali ndaba bisosonkole Kati kuluno emiswaswangule Gyakwetuma mirimu gyegitaakole Tebamanyi nina chemistry mungi naawe love Ebibanja gy'oli bye bibanja gyendi Era biggwa twezudde Nakimanya we're meant to be Nze n'ono we're meant to be Yade nga alina ensobi, nina ensobi We're meant to be Njagala nkugambe teesa noteesa Ne bwenkugamba keesa nokeesa Bwemba nkugambye cheza nocheza Bwenkugamba nyweza era nonyweza Njagala nkugambe teesa noteesa Ne bwenkugamba keesa nokeesa Bwemba nkugambye cheza nocheza Bwenkugamba nyweza era nonyweza Ddala nkukakasa sikkuba njawulo Naye ekibi lwe sikulaba nendwaala Gwe wandiba nga gwe Escobar Pablo Wembeera naawe siba sober lwe mbaala Manya taata ne maama owange bansimba katunda kalandize Ng'oŋŋambye toli busy Segaana kulumba bw'oba ompisse (eeeh) Nkusaba nti amaasa kunze topaala (topaala aa) Oyo omulala muleke naabakyaala Omufunira omutima ogu kyaawa Yakubuzanga n'otulo John Kaawa Baby sembera eno ombembejje Ku byona byenkumatira bisembedde Sigenze kyenda nti nsombajje Gwe wayitamu bwenaguma nsengejje Njagala nkugambe teesa noteesa Ne bwenkugamba keesa nokeesa Bwemba nkugambye cheza nocheza Bwenkugamba nyweza era nonyweza Njagala nkugambe teesa noteesa Ne bwenkugamba keesa nokeesa Bwemba nkugambye cheza nocheza Bwenkugamba nyweza era nonyweza Nze abalala mbalaba bule Nkuyita bullet bali ndaba bisosonkole Kati kuluno emiswaswangule Gyakwetuma mirimu gyegitaakole Tebamanyi nina chemistry mungi naawe love Ebibanja gy'oli bye bibanja gyendi Era biggwa twezudde Nakimanya we're meant to be Nze n'ono we're meant to be Yade nga alina ensobi, nina ensobi We're meant to be Njagala nkugambe teesa noteesa Ne bwenkugamba keesa nokeesa Bwemba nkugambye cheza nocheza Bwenkugamba nyweza era nonyweza Njagala nkugambe teesa noteesa Ne bwenkugamba keesa nokeesa Bwemba nkugambye cheza nocheza Bwenkugamba nyweza era nonyweza Nakimanya we're meant to be (we're meant to be) Yade nga alina ensobi, nina ensobi We're meant to be (Pixel)
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out