Top Songs By Mudra D Viral
Credits
AUSFÜHRENDE KÜNSTLER:INNEN
Mudra D Viral
Künstler:in
KOMPOSITION UND LIEDTEXT
Sebunya Alfa
Songwriter:in
Lyrics
Aaaaaah yee balabye
Ahhh haahaa yee yeeh
Yeeeh
Ono Mudra ne King Saha wo
Obasanga ku nnya ku nnya (yeee)
Waguan Bassboi (yee yee yeee)
Ku nnya nkwagala nnyo ka dear (ah ku nnya)
Oli mu nyama supu awola (ku nnya)
Nze wabula sikukuta (ku nnya)
Labikako ndabe dear (ku nnya)
Okimanyi sikuwa meter (ku nnya)
Olina omusango oli omulungi nnyo ogwo musango
Smile eyo kalango ogwana otekebwe mu mataala
Silika baby tokaaba abo abakulekawo basuula
Yitawo tunyumyemu awo ku nnya
Eno Jendi nga obudde bugenda
Jendi amayanzi gabuuka
Mukwano nebikere bikaaba
Yanguwa obudde bugenda
Wangamba ku nnya nga ku nnya
Nenkulinda nga manyi ojja ku nkya
Baby yanguwa nkulinze love egenda kuzita eno
Nkwagala nnyo ka dear, naye jangu ku nnya
Kyoka esaawa zili kuduka, gwe jangu ku nnya
Gwokimanyi sikukuta, bambi jangu ku nnya
Nze nkwagala kufa dear nze (jangu ku nnya)
Baby sweetheart, baby lovely
Baby omalako otulo ngono kaawa
Baby rockstar, baby rockstar
Oli kimuli ekyo ekiwunya akaloosa eeh
Man ah rasta, boy ah sweetheart
Mi nyam some likkle weed and a grabber
Me no negative, no corruption
Man ah superstar, man ah positive (eeh)
Njagala kuwasa, eyo empeta ogenda jifuna
Baby njagala kulaba, nkulinze esaawa zigenze
Nkwagala nnyo ka dear, naye jangu ku nnya
Kyoka esaawa zili kuduka, gwe jangu ku nnya
Gwokimanyi sikukuta, bambi jangu ku nnya
Nze nkwagala kufa dear nze (ku nnya)
Baby, ngenda kuwasa, empeta ogenda jifuna
Abantu ogenda balaga, nti omulasi akakasa
Kyaana gwe ngenda kulaga, ngenda kuwasa
Ngenda kaluba, baby nkakasa (ku nnya)
Ndi mulungi nawe ondaba (naye jangu ku nnya)
Mbulako gwe weka ngampela (gwe jangu ku nnya)
Bigambo byanzigwako wooli bambi (bambi jangu ku nnya)
Nkwagala nnyo straight you're mine (jangu ku nnya)
Ku nnya ku nnya ah aaah Jahlive
Writer(s): Sebunya Alfa
Lyrics powered by www.musixmatch.com