Featured In

Credits

AUSFÜHRENDE KÜNSTLER:INNEN
Ngooma Joseph
Ngooma Joseph
Künstler:in
KOMPOSITION UND LIEDTEXT
Ngooma Joseph
Ngooma Joseph
Songwriter:in

Lyrics

oh naye Mukama kale oba singa nali malaika nadibuse nga nezigye oyo gyoli nekuwa kubyenina naye era manyi Mukama kabaka ssebo gwe nga bwokebela emitima Enkyo nakyo okimanyi mazima omuntu omulungi ataleka Bali mumulilo nze oba kuweki omuntu omulungi atakuleka nebwomba magombe ye Mukama yani alina obuvumu oh nga gwe ssebo ayimila nabantu bo nebweba nga Bali mukatyabaga nebwaba Taata kabe Maama mpologoma ngebagobye aduka emisinde nakuleka awo awonye obulamu kale sililekayo kuyimba kulinya lyo Mukama gwe attakyuka ekisela kyona oberawo neli ku ziro gyetusoka. gwe byona mu byona olina byona ensi byeyetaga edwadde ezaluma nga wafuka musawo asinga. abayala bakutta dda, yegwe meere ensi gyetaga obwavu bwaduka nabo bwebulamu ensi bweyetaga abatalina mikwano kunsi wafuka mukwano gwabwe abatalina bazzadde kunsi wafuka muzadde asinga gwe byona mu byona olina byona ensi byeyetaga edwadde ezaluma nga wafuka musawo asinga. abayala bakutta dda, yegwe meere ensi gyetaga obwavu bwaduka nabo buli bulamu ensi bweyetaga abatalina mikwano kunsi wafuka mukwano gwabwe abatalina bazzadde kunsi wafuka muzadde asinga. Eno ensi erimu ebibuzo naye Mukama ayanukude abantu naba sirimu balabyeko ngabawona era mu Mukama okwagala okukwe Mukama tekusola mu mawanga kukimye nabaddeyo kasasilo ne kubafula abomuwendo teyalibila taata yadde omazze ebanga mumazinga yagyukila lazaro namuwonya emagombe nawe akumanyi tatwagala lwadabika gyetulabika oba lwa sente kabaka Daudi yamugya mu kilalo gwelinda Mukama ayusa botasubila nabagyemu ekilamu oyo Mukama sitani beyali yawaba nga balinga sawulo nabagyeko obuzibe kale sililakayo kutenda linya lwo Mukama gwe agyula esozi mubuyiza bwo kabaka atte nazo nezitagaya. gwe byona mu byona olina byona ensi byeyetaga edwadde ezaluma nga wafuka musawo asinga. abayala bakutta dda, yegwe meere ensi gyetaga obwavu bwaduka nabo bwebulamu ensi bweyetaga abatalina mikwano kunsi wafuka mukwano gwabwe abatalina bazzadde kunsi wafuka muzadde asinga gwe byona mu byona olina byona ensi byeyetaga edwadde ezaluma nga wafuka musawo asinga. abayala bakutta dda, yegwe meere ensi gyetaga obwavu bwaduka nabo bwebulamu ensi bweyetaga abatalina mikwano kunsi wafuka mukwano gwabwe abatalina bazzadde kunsi wafuka muzadde asinga
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out