Featured In

Credits

AUSFÜHRENDE KÜNSTLER:INNEN
Alphamatik Baby Bombe
Alphamatik Baby Bombe
Künstler:in
KOMPOSITION UND LIEDTEXT
Alphamatik Baby Bombe
Alphamatik Baby Bombe
Songwriter:in

Lyrics

Eyo GZ, eri wajikuba kumutima,
Neno ojizemu nojongera kumutima?
Kansubire tokikoesa Ttima
Alphamatik Binyumise Baby Bombe
Eeeh, Ffe enyama tujinoga ku tale
Ate Mukene ne tumugula ku Butcher
Webanywa beer, nga tunywa wo kumbucha
Webyatuka Kati bya kusiba mutima
Chorus;
Mmh mmh,
Ebintu bya ku mutima, bavubuka obupiira bambala ku mitima,
Ebintu bya ku mitima, Naye era n\'embuzzi Kati zabula kumutima
Mmh,
Ebintu bya ku mutima, kubanga nakapiira nze nakanyuma kumutima
Ebintu bya ku mutima, sekebeza naye ndi mulamu kumutima
Verse;
eeeh,
Sente Zenina zili ku mutima
Bizimbe bye Nina nabizimba ku mutima
Bebe cool embaga ya gyiwasa ku mutima
Eddy kenzo kanakambata era ku mutima
Nkwagala, naye sikwagala ku mutima
N\'e woba Onobye nga nkekuba ku mutima
Wampola naye kulumye kumutima
Ate era bwo nemerako kwatira ku Katima
Gwengeya, naye nkimanyi ku mutima
Kubanga bobibulira babingamba ku mutima
Nze mukazi wange namuwa waiter kumutima, Nampa Enguli ne neyilayo kumutima.
Chorus;
Mmh mmh,
Ebintu bya ku mutima, bavubuka obupiira bambala ku mitima,
Ebintu bya ku mitima, Naye era n\'embuzzi Kati zabula kumutima
Mmh,
Ebintu bya ku mutima, kubanga nakapiira nze nakanyuma kumutima
Ebintu bya ku mutima, sekebeza naye ndi mulamu kumutima
Verse;
Wetala nyo nawe ate totutama
Wanyumye tukiraba naye zzizo kumutima?
Akasimu kange okakebera nyo kumutima
Naye ate byosanga mu bikuluma kumutima
Sili mwenzi naye era simanyi kintuma
Naye ate bangamba obwenzi bwakkika kumutima
Ndi kakensa eya kenkuka oku menya emitima
Era abo benamenya bandojja kumutima
Ekiroto kyange Kyali Kya kuvuga BIMA (BMW)
Era nagyigula naji pakinga ku mutima
Eeeh, Ffe enyama tujinoga ku tale
Ate Mukene ne tumugula ku Butcher
Webanywa beer, nga tunywa wo kumbucha
Ekyangobya kusomero nalumya teacher
Chorus;
Mmh mmh,
Ebintu bya ku mutima, bavubuka obupiira bambala ku mitima,
Ebintu bya ku mitima, Naye era n\'embuzzi Kati zabula kumutima
Mmh,
Ebintu bya ku mutima, kubanga nakapiira nze nakanyuma kumutima
Ebintu bya ku mutima, sekebeza naye ndi mulamu kumutima
Nze mukazi wange namuwa waiter kumutima Nampa Enguli ne neyirayo kumutima
Written by: Alphamatik Baby Bombe
instagramSharePathic_arrow_out