Lyrics

Nsotta nsotta (Slow but sure)
Ah Coopy Bly (Slow but Sure)
Nsotta nsotta-slows but sure
Cmert Keyz on the beat
(Gwe)
Neno ye yajikubye, nankubira akasimu nti nzijje tujirage
Ngenda okebera emotoka amufuta nga myee
Ko nze wano akagali kekandikooze
(Cho Nti kati)
Nsotta nsotta
Ndi ku kagali nkasotta
Toseka sinaba kutuka
Nsotta nsotta (anha)
Ne ku kasozi nsotta
Gundi nindamu nawe
Nsotta nsotta (anha)
Ndi ku kagali nkasotta
Sipowa sinaba kutuka
Nsotta nsotta (anha)
Ne ku kasozi nsotta
Gwe nindamu olindaba
(Gwe)
Mu Bulamu bwetuba
Buli omu abaako nebyawatanya
Olumu nebikwata
Atte olulala bambi nebigana
Nze naye nsotta, nze nsigala mpambana
Nsotta, newankubadde ntuyana
Nsotta, sinaba kunafuwa
Kuba manyi jendaga waliyo ebyokunywa
(Cho)
No matter what dem say
Me know Jah Lord almighty will guide my way
Nuh fret of me enemy and dem badmind ways
Cau me know in time Christ got me destiny (ah so me say)
(Cho Nti kati)
Nsotta nsotta (sotta yee)
Ndi ku kagali nkasotta
Toseka sinaba kutuka
Nsotta nsotta (sotta yee)
Ne ku kasozi nsotta
Gundi nindamu nawe
Nsotta nsotta (sotta yee)
Ndi ku kagali nkasotta
Sipowa sinaba kutuka
Nsotta nsotta (sotta yee)
Ne ku kasozi nsotta
Gwe nindamu olindaba
(Kati manya ehh)
Buli omu ne time ye
Bwatyo mukama bu omu yamuwa liziki ye
(Hm hmm)
Sigala mu line yo
Abamu kasozi, kaselengeto,ffe musettwe
(Gwe)
Owaboda kakaana togobagana na wa Benz kakaana
(Ehh)
Owachapati kakaana owapiza owapiza muleke akole bibye kakaana
(Kati manya)
Mukama bwategeka, emirimu je’mikono jjo omukisa mwaguyiwa
(Kitufu)
Era gwe bwotapowa mu buli kyokola lulikya nokwasa (ehh)
Nsotta nsotta (sotta yee)
Ndi ku kagali nkasotta
Toseka sinaba kutuka
Nsotta nsotta (sotta yee)
Ne ku kasozi nsotta
Gundi nindamu nawe
Nsotta nsotta
Sotta mama, sotta bwoti
Nsotta
Sotta gali, sotta boda
Nsotta nsotta
Sotta Tata, sotta bwoti
Nsotta
Sotta tulina okutuka
Nsotta nsotta
Buli omu asotta bibye
Nsotta
Nange nsotta nyo
Nsotta Nsotta
Waliwo abansooka yo
Nsotta
Naye ndibasangayo
Owaboda kakaana togobagana na wa Benz kakaana
Owachapati kakaana owapiza owapiza muleke akole bibye kakaana
(Alright den)
Nsotta nsotta
Ndi slow but sure
Nkasotta
Sivugisa kimama
Nsotta nsotta
Ndi slow but sure
Nsotta
Kuba manyi byengobako byo sure
Sotta yeee (slow but sure)
Ah Coopy Bly
Sotta (slow but sure)
Sotta yeee (slow but sure)
Sotta
Nsotta nsotta
Ne ku kasozi nsotta
Gwe nindamu olindaba
Written by: Sserwanga Kusasira Edwin
instagramSharePathic_arrow_out