Similar Songs
Credits
AUSFÜHRENDE KÜNSTLER:INNEN
Raja Muzic
Künstler:in
KOMPOSITION UND LIEDTEXT
Raja Muhammad
Songwriter:in
Lyrics
Bad man a bad man Raja
(Oh my God, Bomba made my beat!)
Oya Bomba, domba
Budombodo-mba
Bazina abamu andaconda
Bomba, domba
Budombodo-mba
Balina ebiwato ebigondagonda
Eh! Onsuula ku mutwe, nga mubbali gwe gwendowooza
Tobawa mutima, bagane dazza
Nsaba tobuyita bulimba neda
Tobigana bambi tonswazza
Tunyiga! Olumu maanyi nkububira
Bwesikulabye omutima gujugumira
Nakusaba nkutwaleko gyetuccakalira
Nkulambuze dear omanye bwebinyuma
Guba munyigo munyigo temuba na byapado
Babiri babiri bazina double double
Tuvimba n'ebikoosi bakubi ba nakko
Gw'alimu akatengo towakuza ntalo
E-e eyo mpaka wansi (paka)
Mpaka wansi, kwata wansi (paka, paka)
Ooh-oh! Mpaka wansi (paka)
Mpaka wansi, kwata wansi
E-e eyo mpaka wansi (paka)
Mpaka wansi, kwata wansi (paka, paka)
Ooh-oh! Mpaka wansi (paka)
Mpaka wansi, kwata wansi
Nkusubiza nina okukwata empola
Akutekako olubale talimpona
Balabe bonna bo tebakyawera
Bwekwepima mu naye tebakwenkana
Paka wansi, DJ omuziki gwongeze
Osabaze ne yirizi bazambule
Totya tulye, sente bakola nkole
Asumagira musitule mu ntebbe
Oya Bomba, domba
Budombodo-mba
Bazina abamu andaconda
Bomba, domba
Budombodo-mba
Balina ebiwato ebigondagonda
Uh eh! Mpaka wansi (paka)
Mpaka wansi, kwata wansi (paka, paka)
Ooh-oh! Mpaka wansi (paka)
Mpaka wansi, kwata wansi
Eh-eh mpaka wansi (paka)
Mpaka wansi, kwata wansi (paka, paka)
Ooh-oh! Mpaka wansi (paka)
Mpaka wansi, kwata wansi (oh na)
Fire (eh-eh)
Fire (eh)
Touch me baby cool the fire (eh)
Fire (eh-eh)
Fire (eh)
Touch me baby cool the fire (eh)
Oya Bomba, domba (eh-eh)
Budombodo-mba (eh)
Bazina abamu andaconda (eh)
Bomba, domba (eh-eh)
Budombodo-mba
N'ebiwato ebigondagonda
Sound Change
Written by: Raja Muhammad