Lyrics

Mutebi oli Mpologoma Gwe nannyinimu Kabaka Oli Lukeberwa Muzukulu wa Muteesa Manga nne Chwa (ayi Beene) Y'eggwe mutabani wa Lubambula Muteesa Tukulaba nne tesanyuka Katukole N'obuwangwa tubulwanirire Ku mulembe gw'Omuwenda Ssabassajja Kabaka Oli ntabire etugatta ng'Abaganda Buli Lw'ossiima N'olabikako enno gyeturi kitukolera olunaku Ffe Okutunura ku Kabaka waffe Bingi biwona Enyonta n'enjjala ne biwona Tulinya ne kumiti olusi Okulengerako Mutebi oli Mpologoma Gwe nannyinimu Kabaka Oli Lukeberwa Muzukulu wa Muteesa Manga nne Chwa (ayi Beene) Y'eggwe mutabani wa Lubambula Muteesa Tukulaba nne tesanyuka Katukole N'obuwangwa tubulwanirire Ku mulembe gw'Omuwenda Ssabassajja Kabaka Ekikunakuwaza na ffe eno kitunakuwaza Bwatyo bwe ya kutonda Obeera mu musaayi Gwa ffe tukuwulira Beene Gwe'eeee Olamura nna bumalirivu Teli akuwakanya, teli ayanukula ssebo Empologoma ensajja bwe wuuna Teba affuguma Mutebi oli Mpologoma Gwe nannyinimu Kabaka Oli Lukeberwa Muzukulu wa Muteesa Manga nne Chwa (ayi Beene) Y'eggwe mutabani wa Lubambula Muteesa Tukulaba nne tesanyuka Katukole N'obuwangwa tubulwanirire Ku mulembe gw'Omuwenda Mw'ali nnamunswa mw'ali Kye kitusanyusa ffe Netubinnuka amasejjere Eyo e'Mengo gy'ali Ayogeza buyinza Tumuw' ekitiibwa Omwana wa Muteesa Alina obuyinza yeka Gwe tuwuriliza Talina' musinga Kabaka waffe Mutebi oli Mpologoma Gwe nannyinimu Kabaka Oli Lukeberwa Muzukulu wa Muteesa Manga nne Chwa (ayi Beene) Y'eggwe mutabani wa Lubambula Muteesa Tukulaba nne tesanyuka Katukole N'obuwangwa tubulwanirire Kumulembe gw'Omuwenda Naffe abe Buddo Gunn' omukisa watuwadde Tukulabe Era tukwose buliro Bba ffe twafuna essannyu Gwe bwewasiima tujje Tuyimbe wanno mummaso go Ssebo tetwebaaka tulo Gunno mulembe gwaffe Tukuzze kumulembe gwo Ssabassajja Webale okutulera Mutebi oli Mpologoma Gwe nannyinimu Kabaka (Kabaka waffe) Oli Lukeberwa Muzukulu wa Muteesa Manga nne Chwa (ayi Beene) Y'eggwe mutabani wa Lubambula Muteesa (y'eggwe) Tukulaba nne tesanyuka Katukole N'obuwangwa tubulwanirire K'umulembe gw'Omuwenda Mutebi oli Mpologoma Gwe nannyinimu Kabaka (Kabaka waffe) Oli Lukeberwa Muzukulu wa Muteesa Manga nne Chwa (ayi Beene) Y'eggwe mutabani wa Lubambula Muteesa (y'eggwe) Tukulaba nne tesanyuka Katukole N'obuwangwa tubulwanirire K'umulembe gw'Omuwenda
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out