Top Songs By VIP Jemo
Similar Songs
Credits
AUSFÜHRENDE KÜNSTLER:INNEN
VIP Jemo
Künstler:in
KOMPOSITION UND LIEDTEXT
VIP Jemo
Komponist:in
PRODUKTION UND TECHNIK
Tōn
Produzent:in
Lyrics
Yeah, a new school king! (Sima!)
Basajja twatonderwa ffe kusima (A Karma Ivan)
Jemo
T.O.N! (T.O.N)
Kati sima (wow!)
Ekikondo nyweza gwe tebakusuna (sima!)
Basima bwebati yiga towakana (sima!)
Abasajja twatondebwa ffe kusima
Yeah, woo!
Kati sima (wow!)
Ekikondo nyweza gwe tebakusuna (sima!)
Basima bwebati yiga towakana (sima!)
Abasajja twatondebwa ffe kusima (yeah, eh!)
Yeah! Kati kuzina (wo!)
Atazina nkusaba fuluma (wo!)
Ebyaffe temuli kukutama
Bya anayinama, anayinuka (eh!)
Vva mu katebe gwe yimuka
Shaku shaku, whine, bend then katika
Afananana bulungi ono malayika
Style ya kimerika naye mufirika
Yeah! Kati tusima (yeah!)
Era tunyumirwa tetutoma (yeah!)
N'obukumba twambala ate tunyuma (eh)
Olwo abateesi ne kibaluma
Kati sima (wow!)
Ekikondo nyweza gwe tebakusuna (sima!)
Basima bwebati yiga towakana (sima!)
Abasajja twatondebwa ffe kusima
Yeah, woo!
Kati sima (wow!)
Ekikondo nyweza gwe tebakusuna (sima!)
Basima bwebati yiga towakana (sima!)
Abasajja twatondebwa ffe kusima (yeah, eh!)
Mpulira guli munda
Omuziki gukoona, tuli mu kiggunda
Guwooma, gukirako amatugunda (eh)
Mpozzi y'ono abayimbi bona gwebatenda?
Yeah! Baby gw'ofunye alina ku bisima
Omwana mugimu asaanira ewaka
Musime, afuuke ow'ekika (eh!)
Paka omugongo bwe gukutuka
Laba ki baby (kisime)
Kyesaze obuvazzi ky'amalayo (kisime)
Kinyirira kiwunya n'obuwoowo, eh (uh kisime)
Kankisaleko tuveewo (fire)
Kati sima (wow!)
Ekikondo nyweza gwe tebakusuna (sima!)
Basima bwebati yiga towakana (sima!)
Abasajja twatondebwa ffe kusima
Yeah, woo!
Kati sima (wow!)
Ekikondo nyweza gwe tebakusuna (sima!)
Basima bwebati yiga towakana (sima!)
Abasajja twatondebwa ffe kusima (yeah, eh!)
Yeah! Kati kuzina (wo!)
Atazina nkusaba fuluma (wo!)
Ebyaffe temuli kukutama
Bya anayinama, anayinuka (eh!)
Yeah! Kati tusima (yeah!)
Era tunyumirwa tetutoma (yeah!)
N'obukumba twambala ate tunyuma (eh)
Olwo abateesi ne kibaluma
Kati sima (wow!)
Ekikondo nyweza gwe tebakusuna (sima!)
Basima bwebati yiga towakana (sima!)
Abasajja twatondebwa ffe kusima le-leg-lego big tune)
Kati sima (wow!)
Ekikondo nyweza gwe tebakusuna (sima!)
Basima bwebati yiga towakana (sima!)
Abasajja twatondebwa ffe kusima (yeah, eh!)
Kati sima
Kati sima
Kati sima
Written by: VIP Jemo