Lyrics

SPECIOZA BY H.E BOBI WINE Danny magic ya agambye atya Guno gwo okubye sigwe mbadde nonya naye kwo gokubye nze nkaguzanyire mmu si gusubira kukyaka nyo kubanga guno gwe nkubye si gwa mirembe gya kati mbatute ko mugiri gya oboxi nga twalina ebiwala mwatu ebitibwa bitya ngwa kwebigenda obubi obeera wa kutya leka nyumize omuwala gwe na yagala yaberanga kamwokya ku community bamwita Specioza Nantaba naye nayagala Specio ne nserebera lwa kya lumu nanjabulira nemwe gayirira naye nga tabiwulira nakumavivi nfukamide nga olwo ndaba ebyange byonna biwedde eeeh mumoyo nzena nga nziridde yangamba dont worry eyo just first feeling Specioza ya nkyawa naye mu bya ddala alinga nga yanyamba singa yali teya nkyawa sandisobode okufana omukazi ana nzimba Specioza wankyawa naye muga Katonda muggulu gwe wanyamba singa wali tewankyaawa sandisobode kufuna omukyala ananzimba Nadamu kumulaba nga yeyali spe sisobola kumutegera Nekenyi teyetegera Ewa jaja Ibu e Mombasa eri wansi Gyena sembayo okumusanga mwana muwala yayiga nokunwya kabanga Tuli ne batayi bange, tuli mu swagga Tunywa na ebyaffe tuteredde yekaziza asembedde akutte ne ntebbe ssebbo olwo naye yekalidde Olwo ndowoza ngalaba musana ko nze gundi tunkuba bikadde Nemusomera byonna okuva bya Jimmy We wanjagalira wali otukyanga ne Chagga Batukubisa ko ebya short pajero Nze nembonambona ekiro nga nkabira pillow Ne ngaba sikyalaba gwe Nno ngaba dont worry eyo just first feeling Specioza ya nkyawa naye mu bya ddala alinga nga yanyamba singa yali teya nkyawa sandisobode okufana omukazi ana nzimba Specioza wankyawa naye muga Katonda muggulu gwe wanyamba singa wali tewankyaawa sandisobode kufuna omukyala ananzimba. × instrumental Kati nalaba ekubbo alibatufu kugoba yakulaga ekubbo nakulekawo Gwe ffuba kulaba nga okola Lweluliba olwo nosisinkana asanira embanga Gwe omanya nti omuntu bwakukyawa oba okalidde Nekaba nga obadde katala oba ozikidde Akukyawa nolemerako oba weffude na fala Okwagala okaka omukwano kikubya yala Byantukako luli mubiseera bya hustle Kyeva biyimbako mbabuse bana ba ssebbo Ofukamira nga amazze okukyawa oyinze osanga gwe abadde alina okumukyawa aiii Ne olwekyo sirika tokaaba Nze ngaba don't you worry eyo just first feeling Specioza ya nkyawa naye mu bya ddala alinga nga yanyamba singa yali teya nkyawa sandisobode okufana omukazi ana nzimba Specioza wankyawa naye muga Katonda muggulu gwe wanyamba singa wali tewankyaawa sandisobode kufuna omukyala ananzimba END
Writer(s): Robert Kyagulanyi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out