Letras

Mpaka Sound Dis Selecta Jeff Ugaboys tell me so Bwe naafuna ku salary Nja kulumba ebbaala Njagala mpoomerwe ekyenge Nja kujooga ku kaalo Bwe naafuna ku salary Nja kulumba ebbaala Njagala mpoomerwe ekyenge Nja kujooga ku kaalo A Ugaboy so Bwenti bwenti nze bwe nkola Ssente ezange zange ate seewola Byana bimpita daddy bwe mbiwa Hennessy, Fanta Fanta nga bwe ngula So njagala kupoppinga wine Just kunneerabiza ex Kutakinga risk Bwe kigaana nga ndatinga bestie Champion zannyamu ku kindandali Gampe ndabye baby bedroom bully Mumpi alinamu n'amathandali, eh Mulage ku wallet y'akwagale Bwe naafuna ku salary Nja kulumba ebbaala Njagala mpoomerwe ekyenge Nja kujooga ku kaalo Bwe naafuna ku salary Nja kulumba ebbaala Njagala mpoomerwe ekyenge Nja kujooga ku kaalo Wali omanyi nti ndifa bw'ondeka Wali omanyi siwona Wali omanyi mbu ndifa lwa njaga (lwa njaga) Mukwano wanneesonyiwa Nange nakwesonyiwa aah ah ah Bwenti bwenti nze bwe nkola Ssente ezange zange ate seewola Byana bimpita daddy bwe mbiwa Hennessy Fanta Fanta nga bwe ngula So njagala kupoppinga wine Just kunneerabiza ex Kutakinga risk Bwe kigaana nga ndatinga bestie Champion zannyamu ku kindandali Gampe ndabye baby bedroom bully Mumpi alinamu n'amathandali Mulage ku wallet y'akwagale Bwe naafuna ku salary Nja kulumba ebbaala Njagala mpoomerwe ekyenge Nja kujooga ku kaalo Bwe naafuna ku salary Nja kulumba ebbaala Njagala mpoomerwe ekyenge Nja kujooga ku kaalo Bwe naafuna ku salary Kwata Nja kulumba ebbaala
Writer(s): Geoffrey Tumusiime Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out