Canciones más populares de Joseph Sax
Canciones similares
Créditos
AUSFÜHRENDE KÜNSTLER:INNEN
Joseph Sax
Künstler:in
KOMPOSITION UND LIEDTEXT
Joseph Sax
Songwriter:in
Letras
Mpaka Sound d
Kraizy
Your bwoy
Laba gwe ondi wala
Ng'emunyenye oba enjuba
Era olumu nkunoonyaako oluusi n'ombula
Wantuula mu mutima simanyi na kyakola, eeh
Nzenna nzenna ontobezza ng'akubwa enkuba
Gano amaziga ge nkaaba ki kye nakola?
Emisuwa gifunze n'otulo sikyafuna, yeah
Simanyi oba onzijukira (aah)
Simanyi na kyakutwala
Naye yeggwe wali watuula munda aah
Simanyi oba onzijukira (aah)
Simanyi oba byali bya ddala ah (aah)
Simanyi na kyakutwala
Ekyakunyiiza n'omutima kyagukyusa aah
Simanyi simanyi simanyi
Simanyi oba onzijukira (aah)
Simanyi na kyakutwala
Simanyi oba onzijukira (aah)
Simanyi oba byali bya ddala ah (aah)
Simanyi na kyakutwala
Ekyakunyiiza n'omutima kyagukyusa aah
Simanyi oba onzijukira (aah)
Simanyi oba byali bya ddala (aah)
Simanyi na kyakutwala
Naye yeggwe wali watuula munda aah
Simanyi oba byali bya ddala ah (aah)
Simanyi na kyakutwala
Ekyakunyiiza n'omutima kyagukyusa aah
Love is a gift
Love is given
Love is not told
Love is a blessing
Love is God
Lyrics powered by www.musixmatch.com