Lyrics

Trouble everyday Ah watch out fi dis combination Ah wahI be Bafana magical Ah King Saha Islander Ah dis one tough demuOh! A Diggy BauerTell dem say Waliwo lwebinnema nz'ebyo nebileka Netegga nebateggulula abonembaleka Nentemeta, labayo neba ngomba Nebawa kubyezizze nabyo ebyo neba bizila Ebyange byekoleno Babitya nga nomukwano gwakoma eyo Laba abayaye basiba mukachwano Bakubampa wabali mukapigano Kuba ezo endulu ov'eno Ebyo byokola tebilandiza nsiyo Atte wadembe okola sente neziwela Gulira banno kubimpo Kati ozilya nga nne banno Ebye ssaza biwoma nabanno Kamulali muteeke ku-side yo Waliwo lwakayilila banno wano Abobebantu baffe (Bakuwanila wano, navulugila eyo) Abobetuyita baganda baffe (Yoyo muno gwoyita munowo) Abobebantu baffe (Akussibako lwotabaddewo) Abobetuyita baganda baffe (Yoyo muno gwoyita munowo) Balina emitima emibbi Egitassasira nze nga mbatya Bategabutezzi amagwa, agwamu yagwamu ngaggamufumita Kale kandiba nga balina obusungu Naye nze banaga buule Mukyala wange gwebapikila ebigambo Agende nze sigala buule Abo bantu babbi Nze mbalabila muli Abo neba duka Eh! Ah ahh! Befudde babanda, kangende mbalope ewo Mutanda Mubilikimu nga bakivuluga But they don't know eh ya Abobebantu baffe (Bakuwanila wano, navulugila eyo) Abobetuyita baganda baffe (Yoyo muno gwoyita munowo) Abobebantu baffe (Akussibako lwotabaddewo) Abobetuyita baganda baffe (Yoyo muno gwoyita munowo) Bebamu, Bebamu nze bagenda mpola Bebamu bebatulemessa okukola Beba nyakula zetukoze Babba nebyetulimye Batusumagizza neba tujjako byetuguzze Beyita bakofele Mbuno bobalaguzze Besiba amagegele Nebeffula gwebikubye Bampala ndeku, bansala nsawo Balumya tebatya musayi basiba muntalo Weyambule, ebyo byoyambadde tebikunyumila Weyambule engoye ezo ezitatukula Copolole empisa wano ezitukuza Wano ewaffe e'Buganda ebyo tebitukuba Aloh! Better gyendya mpoweza and learn to love and share Because you know Nze manya, silina amanyi gabalwanissa Mbantya, bulidwa gwembalopeela Bantu babbi nnyo Buli omu abatya eyo Eh eh abo bantu babbi buli omu aba kabba lulwe Banemeza ensi, buli gyempita batadeyo emiti Besibye obukokolo bamanyi sibalaba naye Oh na na Abobebantu baffe (Bakuwanila wano, navulugila eyo) Abobetuyita baganda baffe (Yoyo muno gwoyita munowo) Abobebantu baffe (Akussibako lwotabaddewo) Abobetuyita baganda baffe (Yoyo muno gwoyita munowo) Kuba ezo endulu ov'eno Ebyo byokola tebilandiza nsiyo Atte wadembe okola sente neziwela Gulira banno kubimpo Kati ozilya nga nne banno Ebye ssaza biwoma nabanno Kamulali muteeke ku-side yo Waliwo lwakayilila banno wano
Writer(s): Hassan Ssemanda Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out