Music Video

Aziz Azion - "YOONO" (OFFUCIAL MUSIC VIDEO)
Watch Aziz Azion - "YOONO" (OFFUCIAL MUSIC VIDEO) on YouTube

Featured In

Credits

AUSFÜHRENDE KÜNSTLER:INNEN
Aziz Azion
Aziz Azion
Künstler:in
KOMPOSITION UND LIEDTEXT
Aziz Azion
Aziz Azion
Songwriter:in

Lyrics

I love the way you're looking, baby girl I love the way you're walking, baby girl I love the way you do it, baby girl I love the way you shake it, baby girl (My Oxygen) Oba gwe mukka gwempisa (How can I live without you) Wootoli mukwaano mbaawo ntya (My Oxygen) Oba gwe mukka gwenzisa (How can I live without you) Wootoli mukwaano mbaawo ntya Wootoli kuba nga kuba munsi omutali mpewo Oli njuba gwe lw'otoyaka nze mba mutigome Nne munkuba, gwe umbrella yange Bonkwaatako neerabila na buli kyembadde ngenda okwoogera (baby) Wannunga, wantabula, Omukwaano gwo gulinga magnet Nebwemba ku mulimu, nebwemba mu kikiri Nga siri nawe, buli kaseera nkweetaaga, baby (My Oxygen) Oba gwe mukka gwempisa (How can I live without you) Wootoli mukwaano mbaawo ntya (My Oxygen) Oba gwe mukka gwenzisa (How can I live without you) Wootoli mukwaano mbaawo ntya Wankweekula eri gyenali nakweekebwa Nozawula omukwano ogwaali gwazaawa Mpulira onywezezza, n'obwongo obufunzizza Essanyu ompeerezza, nsiimye weebale onkyusizza (Abalungi sibalaba) Nalobera ku gwe wekka nze (Ebibi byo sibiraba) Ndaba birungi byokka baby (My Oxygen) Oba gwe mukka gwempisa (How can I live without you) Wootoli mukwaano mbaawo ntya (My Oxygen) Oba gwe mukka gwenzisa (How can I live without you) Wootoli mukwaano mbaawo ntya Ababadde beesunga ono wange mumundekere Asaaliza bangi naye nze namubasooka Mukigumire, teri kyakkola Kakibalume, kubanga, haa baby I love the way you're looking, baby girl I love the way you're walking, baby girl I love the way you do it, baby girl I love the way you shake it, baby girl (My Oxygen) Oba gwe mukka gwempisa (How can I live without you) Wootoli mukwaano mbaawo ntya (My Oxygen) Oba gwe mukka gwenzisa (How can I live without you) How can I live without you (My Oxygen) Oba gwe mukka gwempisa (How can I live without you) Wootoli mukwaano mbaawo ntya (My Oxygen) Oba gwe mukka gwenzisa (How can I live without you) How can I live without you I love the way you're looking, baby girl (My Oxygen) I love the way you're walking, baby girl (How can I live without you) I love the way you do it, baby girl (My Oxygen) I love the way you shake it, baby girl
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out